
The Tower of Babel (Genesis 11: 1-9)
Oluganda (Luganda/Ganda)
- N'ensi zonna zaalina olulimi lumu n'enjogera emu.
- Awo, bwe baali batambula ebuvanjuba, ne balaba olusenyi mu nsi Sinali; ne batuula omwo.
- Ne bagambagana nti Kale nno, tukole amatoffaali, tugookere ddala. Awo ne baba n'amatoffaali mu kifo ky'amayinja, n'ebitosi mu kifo ky'amayinja, n'ebitosi mu kifo ky'ennoni.
- Ne boogera nti Kale nno, twezimbire ekibuga, n'ekigo, (ekirituusa) entikko yaakyo mu ggulu, era twefunire erinnya; tuleme okusaasaanira ddala ewala mu nsi zonna.
- Mukama n'akka okulaba ekibuga n'ekigo, abaana b'abantu bye bazimba.
- Mukama n'ayogera nti Laba, abo lye ggwanga limu, era bonna balina olulimi lumu; era kino kye batanula okukola: ne kaakano tewali ekigenda okubalema, kye baagala okukola.
- Kale nno, tukke, tutabuliretabulire eyo olulimi lwabwe, baleme okutegeera enjogera yaabwe bokka na bokka.
- Bw'atyo Mukama n'abasaasaanyiza ddala okuva eyo okubuna ensi zonna: ne baleka okuzimba ekibuga.
- Erinnya lyakyo kye lyava lituumibwa Baberi; kubanga eyo Mukama gye yatabuliratabulira olulimi lw'ensi zonna: n'okuva eyo Mukama n'abasaasaanyiza ddala ensi zonna.
Source: Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli. Endaggano Enkadde
n'Empya. The Bible Society of Uganda, Kampala, 1982.
Contributed by Wolfgang Kuhl
Information about Luganda |
Phrases |
Numbers |
Tower of Babel
Tower of Babel in Bantu languages
Bemba,
Beti,
Bulu,
Chichewa,
Dawida,
Haya,
Kamba,
Kiga,
Kikuyu,
Kinyarwanda,
Kirundi,
Kongo,
Koti,
Kwanyama,
Lamba,
Lingala,
Lozi,
Luba-Katanga,
Luganda,
Luragooli,
Mbunda,
Mpongwe,
Ndebele,
Ndonga,
Nkore,
Northern Sotho,
Nyakyusa,
Sango,
Sena,
Shona,
Soga,
Southern Sotho,
Sukuma,
Swahili,
Swati,
Tetela,
Tonga,
Tsonga,
Tswana,
Tumbuka,
Venda,
Xhosa,
Yao,
Zulu
Other Tower of Babel translations
By language |
By language family
[top]
Why not share this page:
Learn languages for free on Duolingo

If you like this site and find it useful, you can support it by making a donation via PayPal or Patreon, or by contributing in other ways. Omniglot is how I make my living.
Note: all links on this site to Amazon.com
, Amazon.co.uk
and Amazon.fr
are affiliate links. This means I earn a commission if you click on any of them and buy something. So by clicking on these links you can help to support this site.
[top]